Amawulire

Enjuba okulwana n’omwezi- abalambuzi bajja

Ali Mivule

October 21st, 2013

No comments

Eclispe of teh sun

Bangi beesunga okulaba enjuba ng’erwana n’omwezi.

Tekijja kukoma ku kunyumirwa, wabula n’eggwanga lyakuganyulwaamu buwanana.

Abalambuzi abasoba mu mitwalo 3 beebasuubirwa mu ggwanga mu Uganda nga bano bagenda kuleka emisolo

Omu ku bakulira kkampuni eyingiza abalambuzi eya  Great African Safaris Amos Wekesa agamba nti Uganda yamukisa okuba nti mu nsi yonna yalondedwa ng’ekifo ekigenda okulabibwaamu ensitaano eno.

Wekesa agamba nti ate abalala bakyajja n’akunga ne bannayuganda obutayitibwaako kakisa kano kubanga kino tekirabikarabika

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *