Amawulire

Eng Kazibwe afudde

Ali Mivule

August 5th, 2013

No comments

KAzibwe dead

Eng Charles Kazibwe afudde amakya g’olunaku olwalero .

Kazibwe abadde n’obuzibu mu lubuto era abadde ajjanjabibwa mu ddwaliro lye Nsambya .

Kazibwe yeeyali Bba w’eyali omumyuka w’omukulembeze w’eggwanga Specioza Wandira Kazibwe.

Twogeddeko n’omu ku mikwano gye Monica Asaba atutegeeza nga abasawo bwebafubye enyo okutaasa obulamu bw’omugenzi naye ne bigaana.

Agamba kati bali mu kwogerezeganya n’ab’enganda z’omugenzi okulaba nga omulambo bagujja mu ddwaliro n’okutegeka eby’okuziika.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *