Amawulire

Emirimu gisanyaladde e Kyambogo

Ali Mivule

October 29th, 2013

No comments

Kyambogo students

Emirimu gikyasanyaladde ku ttendekero lye Kyambogo abasomesa gyebali mu kwekalakaasa.

Poliisi ekyagumbye ku ofiisi z’ettendekero ezitali zimu era nga teri kigenda mu maaso

Abasomesa bano bonna basazeewo kimu nga nkuyege obutaddamu kusomesa oluvanyuma lw’akulira ettendekero lino, kakensa Omolo Ndiege okudda ku ntendekero ekintu kyebawakanya

Yadde nga tasanze buzibu kuyingira mu ttendekero olw’abaana b’azze nabo nga bayimba , ebintu bibizze bw’agezezzaako okulinnya ekigere mu ofiisi ye.

Abasomesa bagamba nti ono adibaze ettendekero era nga sibakumukkiriza kuddukanya mirimu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *