Amawulire

Emirimo egitondedwawo mu gwanga gyeyongedde.

Emirimo egitondedwawo mu gwanga gyeyongedde.

Ivan Ssenabulya

November 8th, 2018

No comments

Bya  samuel Ssebuliba.

Ekitongole ekikola ogw’okusikiriiza ba musigansimbi ekya Uganda investment authority kigamba nti emirimo egitondedwawo mu gwanga gyeyongedde n’ebitundu 53% mu kitundu ekisoose mu mwaka gw’ebyensimbi guno 2018/19.

Bwabadde afulumya alipoota ekwata ku mirimu, mu kitundu  kino ekisoose ,akolanga akulira ekitongole kino, Basil Ajar agambye nti polojekiti zebagabako layisinsi zeyongedde okuva ku 54% okutuuka ku 67% nga guno kwekweyongera kwa 21%.

Ono Agambye nti emirimu 4741 gyegyatondebwaawo mu 2017/18 songa wetwogerera emirmu 7276 gyegyakatondebwawo mu mwaka gwebyensimbi guno.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *