Amawulire

Emilian Kayima akyusiddwa okumufuula omwogezi wa poliisi ye gwanga

Ivan Ssenabulya

November 14th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye

Abadde omwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano, Emilian Kayima ajjuluddwa nebamufuula omwogezi wa poliisi mu gwanga okudda mu bigere bya Asan Kasigye.

Bwbaadde ayogerako naffe, Kasigye atukaksizza nti akageri kabaddi nemirimu ejiwerako nouvunayzibwa obwemirundi ebiri ssbapoliisi we gwanga Gen Kale Kayihura yawabudde nti wabeewo enkyukakyuka.

Wabula awakanyizza ebibadde bigambibwa nti alekulidde emirimu gya poliisi.

Mu March womwaka guno, ssabapoliisi we gwanga Gen. Kale Kayihura yalonda AIGP Asan Kasingye ngomwogezi wa poliisi ye gwanga oluvanyuma lwokufa kwa Andrew Felix Kaweesi gwebatemulira e Kulumbiro.

Kasingye abadde amyuka ssbapoliisi we gwanga atenga, era ye mwogezi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *