Amawulire

Ekitongole ky’ebyebibira kyakugabira abantu etaka.

Ivan Ssenabulya

April 16th, 2018

No comments

Bya Ndaye moses.

Ekitongole ekikola ku by’ebibira ekya National forestry Authority kitegeezeza nga bwekitegese okugaba  yiika z’etaka eziwerera dala 40,000 eri abantu basekinoonomu batandike okusimbako emiti.

Bino byogeddwa Paul Musamali akolanga akulira ekitongoe kino, nga ono ategeezeza nti etaka erigenda okugabibwa liri mu bibira ebisangibwa mu central reserve.

Ono ategeezeza nga kino bwekikoleddwa nekigendererwa eky’okulaba nga ebibira ebizze bisanyizibwawo nate biddamu okusimbibwa, kko n’okukuumibwa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *