Amawulire

Ekisaawe kye Nakivubo tekiri ku pulaani

Ali Mivule

September 16th, 2013

No comments

Nakivubo stadium

Kampala capital city authority akanze nga bw’egenda okuyimiriza eby’okuddabiiriza ekisaawe kye Nakivubo.

Kino kiddiridde ebigambibwa nti abakiddabiriza bavudde dda ku pulaani

Ab’ekisaawe kino bakkirizibwa okuzimba ekikomera kyokka nga KCCa egamba nti bano bali mu kuzimba maduuka

Omwogezi wa KCCA Peter Kawuju agamba nti agambye nti baawandikidde ab’ekisaawe kino okuyimiriza eby’okuzimba kyokka nga tebannasalako

Wbula yye omu ku bakozi mu kkampuni ya Ham enterprises ekola okuddabiriza ekisaawe Abdul Musoke agamba nti tebannaba kufuna kwemulugunya kwa KCCA

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *