Amawulire

Ekikopo ky’omupiira ekyensi yonna kituuse mu uganda.

Ivan Ssenabulya

March 5th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba

Wetwogerera nga ekikopo ekya world cup kimaze okutuuka mu uganda, era nga e enyonyi ekireese etonye ku kisaawe enteb edakiika ntono e mabega.

Kino okutuuka mu uganda kivudde mu gwanga lya south Africa gyekibadde ku lugendo lw’okulambula nsi ezisoba mu 90 nga ne uganda mwogitadde.

Kati guno mulundi gwa 9 nga ekikopo kino Kituuka mu uganda

kati bwekiva wano  kigenda butereevu mu maka gobwa president e Ntebe omukulembeze we gwanga akyanirize.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *