Amawulire

Ekibuga kiguddemu ensasagge Bobi Wine bwalabiseeko

Ekibuga kiguddemu ensasagge Bobi Wine bwalabiseeko

Ivan Ssenabulya

October 9th, 2019

No comments

Bya Shamim Nateebwa

Ekibuga kiguddemu ensasagge, emisana ga leero ngebeera ya ddukadduka.

Eno poliisi egobaganye nabantu, nabo nebanukiuza amayinja nga kigambibwa nti Bobi Wine alabiddwako mu kibuga.

Kati ekigenda mu maaso poliisi eri ewenja ebifo ebyenjawulo nga bagamba nti Bobi Wine yekwese.

Bbyo ebyokwerinda byongedde okunywezebwa kulwe Busabala, nga poliisi namagye biyiriddwa mu bifo ebyenjawulo.

Emisanvu egyenjawulo era gitereddwa ku luguudo luno, okutangira omubaka wa Kyadondo East, Robert Kyagulanyi obutakuba kivvulu kyamefuga kyeyatuumye, Osobola.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *