Amawulire

Ebya ssente ze’mmotoka byakubajja ku mulamwa

Ebya ssente ze’mmotoka byakubajja ku mulamwa

Ivan Ssenabulya

January 31st, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe

Omubaka we Bulisa, Stephen Mukitale alabudde nti emboozi yokwongeza ssente zokugulira ababaka mmotoka, egedereddwamu kubajja ku mulamwa.

Kio kyadiridde minisita webyensimbi Matia Kasaija okutegeeza nti bali ku muyiggo gwa buwumbi 165 eri palamenti eyomulundi 11, okugulira ababaka mmotoka nabakulembeze baayo aba waggulu.

Mu mbalirirra etanabeera yankomeredde oba Budget Frame Work Paper, buli mmotoka yomubaka yakuwemmenta obukadde 300.

Wabula Mukitale agmba nti bino bigendereddwamu, kujja babaka ku mulamwa, mungeri yokubacamukiriza, wabula wabudde nti waliwo obwetaavu okuddamu okwetegereza ebyentambula nensako yabukulembeze bona okuva waggulu okutuuka wansi, mu gwanga lyonna.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *