Amawulire

Ebivvulu bissiddwaako amateeka

Ali Mivule

October 24th, 2013

No comments

Kaweesi

Abategeka ebivvulu bassiddwaako amateeka amakakali

Teri kivvulu kakusukka saawa musanvu ogw’ekiro

Abategeka ebivvulu bonna bakutegeezanga poliisi nga bukyaali basobole okuweebwa obukuumi

Bino bibategeezezeddwa mu nsisikano wakati w’aduumira poliisi mu kampala n’emiriraano Andrew Felix Kaweesi kko n’abayimbi kko n’abategesi b’ebivvulu

BBo abayimbi kino bakyanirizza kyokka nebasaba poliisi obutakoma ku kinop wabula enyweeze eby’okwerinda ng’ebivvulu bigenda mu maas

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *