Amawulire

Ebikujjuko bya kampala,egaali yakutambuza abantu

Ali Mivule

October 4th, 2013

No comments

Carnival

Enguudo ezimu zakuggalwa olunaku lw’enkya.

Kino kigenda kukolebwa nga bannakampala betegekera ekikujjuko ky’omwaka  ekitegekeddwa KCCA

Omwogezi wa KCCA, Ibin SSenkumbi agamba nti oluguudo lwa jjinja lwakuggalwa okuva ku kitgum house okutuukira ddala ku nkulungo ya Jinja

Senkumbi agamba nti abasilikale 4000 beebasiddwaawo okukuuma obutebenkevu

Yye akulira abakozi mu kampala , Jennifer Musisi agamba nti wassiddwaawo baasi ne gaali y’omukka egenda okutambuza abantu ku bwereere

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *