Amawulire

Ebibuuzo bya S.4 bItandika ku mande.

Ebibuuzo bya S.4 bItandika ku mande.

Ivan Ssenabulya

October 11th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye.

Ekitongole ekikola ku by’ebibuzo ekya UNEB kitegeezeza nga abaana abasoba mu mitwalo makumi asatu 3bwebagenda okutuula ebibuuzo eby’akamalirizo mu mwaka guno ebitandika ku Monday ya sabiiti ejja.

Bwabadde ayogerako ne banamawulire wano ku kitebe ky’ekitongole kino e Ntinda, ssabawandiis w’ekitongole kino Dan odongo  agambye nti abaana abagenda okutuula bali 336,740, nga kubamo   emitwalo 166,756  bawala – nga bino byebitundu nga 49.2%, songa abaana 169,984 byebitundu  50.9% balenzi.

Ebibiizo bino bigenda kutandika nakulambika baana bano byebagenda okugoberera mukola ebibuuzo bino enkya, ate ku mande  ebibuuzo byenyini bitandika okutuusa nga 16th November.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *