Amawulire

Ebibiina by’obwanakyewa byagala palamenti ekendezebwe

Ebibiina by’obwanakyewa byagala palamenti ekendezebwe

Ivan Ssenabulya

September 12th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe.

Ebibiina by’obwanakyeewa  ebyegattira mumukago ogwa civil society budget advocacy group naasabye government obutakoma ku kyagugatta bitongole byokka, wabula ne parliament egisaleko kubanga nene bulala.

Kinajukirwa nti eggulo government lweyakakasizza nga ebitongole 69 bwebigenda okugattibwa, era kitaase ensimbi zegwanga ezisoba mu buwumbi 969.

Bwabadde ayogerako ne banamawulire, akulira  omukago guno Julius Mukunda  agambye nti paraliment eno nene ebitagambika, kale nga egwana esigalemu ababaka 100 bokka.

Ono mungeri yeemu agamba nti nabawabuzi ba president, kko n’ababaka ba President nabo bagwana kukwatibwako.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *