Amawulire

Cholera asse 3

Ali Mivule

April 17th, 2013

No comments

Cholera

Ekirwadde ekiteeberezebwa okubeera kkolera kizinzeko district ye Hoima nekireka nga 3 bafu.

Abafudde kuliko  Moses Olindi 48 years, Phoebe Nambasi, 4years old and an eight month-old baby.

Akulira ebyobulamu mu district eno , Dr Fredrick Dinume akakasizza bino nategeeza nga nabalala 14 bwebali mumbeera embi.

Ategeezezza nga bwebaategeezezza edda ministry ekola ku byobulamu nga yatandise dda okwekebejja abalwadde..

Emiruka egikoseddwa kuliko   Kapaapi, ne Kibiro okumpi nenyanja Albert.

Ekirwadde kino kirina obubonero okuli omusujja ogwaamanyi, embiro, okusesema nobunafu bwomubiri.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *