Amawulire

Bukenya ajja

Ali Mivule

May 3rd, 2013

No comments

Prof Bukenya

Eyali amyuka omukulembeze w’eggwanga POrof Gilbert Bukenya wakwesimbawo ku bukulembeze bw’eggwanga.

 

Mu mboozi eya kafubo naffe ng’asinziira mu maka ge e Kakiri , Prof Bukenya agambye nti wakwesimbawo mu kibiina kye ekya NRM era nga ssinga ayitamu ate yeeyongerayo ku ntebe y’omukulembeze w’eggwanga.

 

Prof Bukenya ekozesezza eky’okulabirako ky’omuzannyo gw’omupiira ng’agamba nti keekadde naye yesogge ensitaano, Bukenya ssinga atuukiriza ebigambo bye, y’ajja okuba mu nna NRM asoose okuvaayo okuvuganya president museveni mu kusunsulamu akwata bendera ya NRM.

Ebisingawo ku ggulire lino bili mu luppappula lwo olwa Dailymonitor olw’enkya

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *