Amawulire

Buganda terina ky’emanyi ku by’okufuna ebyaayo

Ali Mivule

August 29th, 2014

No comments

Kabaka relaxed

Obwakabaka bwa Buganda tebulina kyebumanyi ku nteekateeka za gavumenti okwongera okubuddiza ebyaabwo.

Kino kiddiridde amawulire okutegeeza nga ssabawolereza wa gavumenti bweyamaze edda okusunsula ebyaapa ebirala 82 nga byakukwasibwa ab’emengo olwaleero.

Minisita w’ebyamawulire  Denis Walusimbi agamba obwakabaka tebunatuukirirwa ku nsonga eno.

Agamba singa bibaddizibwa bijja kwegatta kwebyo 213 ebyakomezebawo mu mwezi ogw’okuna.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *