Amawulire

Buganda eyagala teeka erinalambika enywa yomwenge mu gwanga.

Ivan Ssenabulya

June 13th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa.

Obwakabaka bwa-Buganda busabye government okwanguwa okukola eteeka erigenda okulambika enywa y’omwenge mu uganda kino kitaase abavubuka abakeera okunywa omwenge.

Kuno okusaba kukoleddwa minister wa Buganda akola ku by’abavubuka owek .Henry Ssekabembe Kiberu, nga ono agambye nti amateeka agaliwo kaakano manafu, kale nga kino kiviirideko abavubuka okwononeka.

Ono agamba nti abavubuka mubuli kasonda bakeera kunywa mwenge , kyoka nga gyemiti egyenkya , kale nga bagwana kutaasa