Amawulire

Buganda etidde ebbago ly’emwanyi

Buganda etidde ebbago ly’emwanyi

Ivan Ssenabulya

July 11th, 2019

No comments

Bya Shamim Nateebwa

Empologoma ya Buganda Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11 akunze, abantu be bulijjo okufaayo okukuuma obuyonjo.

Omutanda asimbye nnyo essira ku kyokufaayo okunaabanga mu ngalo buli kiseera, okweyonja n’okuyonja amaka gaabwe mungeri yokwetangira endwadde.

Kabaka bio abyogeredde mu ssaza lte erye Bugerere mu kukukuza olunnaku lwebyobulamu mu bwakabaka bwa Buganda, era nalabula abavubuka aku kawuka ka muenenya.

Ssaabasajja ayongedde okukowoola abavubuka okukola ennyo n’okwenyigira mu byobulimi.

Mu kusooka kattikiro Charles Peter Mayiga alopedde Ssabasajja, ebbagolye mwanyi gavumenti eya wakati lyeyagala okuleeta.

Muno buli mulimi wa mwanyi anabanga ne layisinsi, neobuwayiro obulala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *