Amawulire

Bobi Wine adukiridde ab’e Kasese n’obukadde 13.5

Bobi Wine adukiridde ab’e Kasese n’obukadde 13.5

Ivan Ssenabulya

May 20th, 2020

No comments

Omubaka w’e Kyadondo East mu Palament Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine adukiridde abatuuze b’e Kasese abakosebwa amataba nobukadde 13.5

Ensimbi zino zikwasiddwa omubaka omukyala owa disitulikiti eyo Winnie Kiiza, era neyeyanza nyo Bobi Wine okudukirira abantu bano

Kiiza asuubiza nti obuyambi buno bwakugenda butereevu eri abo ababwetaaga

Abantu abasoba mu 1000 bebakosebwa amataba e kasese oluvanyuma lwomugga Nyamwamba okujula ne gubooga, amaka ga bantu ne gasanawo ne bintu ebirala bingi