Amawulire

Beetonze

Ali Mivule

May 14th, 2013

No comments

evicted

Abekitongole kyebyenguudo beetondedde abatuuze bentebe awazimbibwa oluguudo lwentebe express high way olaba konyulakita okulima mu bibanja byabantu abatanaba kuliyirirwa.

Olunaku lwgulo abatuuze bavudde mumbeera nebekalakaasa wamu nokutwaala abalima oluguudo luno entyaaagi olwokuyingira mutakan lyabanaabwe abatanaba kuliyirirwa nsimbi zaabwe okwamuka ekifo kino.

 

Omwogezi wekitongole kino  Dan Alinage agamba abakampuni eyapatanibwa baakoze ensobi nebayingira mu polot aabantu abatanaba kusasulwa.

Alinange ategeezezza nga bwebaaamaze edda okutegeka ensimbi aokuliyirira amaka agasoba mu 113 era baakuliyirirwa okutandika olwaleero.

Agamba ekitongole kyaakusaasanya obuwumbi 5.