Amawulire

Bannekolera gyange basomozeddwa ku mbeera y’obudde

Bannekolera gyange basomozeddwa ku mbeera y’obudde

Ivan Ssenabulya

July 7th, 2019

No comments

Bya Ben Jumbe, Bannekolera gyange basomozedwa okwongera amaanyi mu kawefube w’okulwanyisa enkyukakyuka mu mbeera y’obudde.

Senkulu w’ekibiina kya business development scheme energy for rural transformation Eng Godfrey Ssebugwawo ye agamba nti waliwo ensonga eziremesa bannekolera gyange okuteeka ensimbi mu nteekateeka ey’okulwanyisa enkyukakyuka mu mbeera y’obudde

Ezimu kuzzo ssebugwawo agamba nti nge mawulire amatono bannekolera gyange gye balina ku bulabe namaanyi ngekyukakyuka mu mbeera yobudde nobutabawo bakugu mu nsonga eno

Wabula awadde amagezi ku kirina okukolebwa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *