Amawulire

Bannansi ba Rwanda babakubye amasasi kulw’Entebbe

Bannansi ba Rwanda babakubye amasasi kulw’Entebbe

Ivan Ssenabulya

September 6th, 2019

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Waliwo bannansi ba Rwanda abakubiddwa amasasai agabasse, ku luguudo lwa Entebbe expressway highway, nga bino bibaddewo mu kiro ekikesezza olwaleer.

Okusinziira ku mawulire amekusifu okuva mu poliiisi, abagenzi kuliko Omumbejja Kamikazi, ngatiddwa nomukuumi we Joshua Ntereho Ruhegyera nga babadde batuuze be Katabi mu bitundu bye Mpala.

Bano babade batmbulira mu mmotoka enzirugavu kika kya prado namba UAW 534/B.

Kati ettemu lino libadde ku lutindo lw Nambigirwa nga kisubirwa nti abakubye, abadde munda mu mmotoka eno.

Emmundu kina kya AK 47 esangiddwa okumpi nga kisubirw ayekozeseddwa mu butemu buno.

Omusasi waffe Steven Mbidde atuseeko mu kifo awabadde obutemu buno, aliko byatubuliidde.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *