Amawulire

Bannamawulire bibaweddeko

Ali Mivule

May 16th, 2013

No comments

Tinye

Bannamawulire abasatu abayitiddwa olw’okuwandiika ku bbaluw aeno olwaleero ate bafunye akapya.

 

Bakitegeddeko nti poliisi emaze okufuna ekiragiro kya kooti ekibalagira okuwaayo ebbaluwa ya Tinyefuza gyeyawandiika ku mpaka

 

Ebbaluwa eyogerwaako gen Sejus amweyassa ebigambo ebilinga omususa ku kawefube w’okuzza Muhoozi kainerugaba mu bigere bya kitaawe era ng’abakiwakanya baliira ku nsiko

 

Bannamawulire Don Wanyama, Richard Wanambwa ne Risdel kasaasira bwebazze ku poliisi tebalina kyebakoze nga jjjo

 

Wabula wanyama nga bano y’abakulira agamba nti nabob agenda kuwakanya eky’okubakaka okuwaayoe bbaluwa eno.