Amawulire

bannamawulire balabuddwa

bannamawulire balabuddwa

Ivan Ssenabulya

July 13th, 2019

No comments

Bya Ben Jumbe, Senkulu w’ekitongole ekivunanyizibwa ku mbeera y’obudde ki Uganda national metrological authority Dr. Festus Luboyera alabudde bannamawulire okukomya okw’etuminkiriza okufulumya amawulire agakwata kuntebereza yembeera yobudde ngekitongole si kyekigifulumiza

Bino yabyogeredde mu musomo gwa bannamawulire ogukwata ku mbeera yobudde mu kampala, luboyera nagamba nti bannamawulire bakola kinene nyo mu kukkirizisa abantu byebabababawadde.

Ono agamba nti Singa gaba mawulire gabulimba kino kivirako abantu naddala abalimi okufiirizibwa

Dr Luboyera alabudde nti yenna akola kino aba amenye tteeka era singa afunibwa aba wakuvunanibwa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *