Amawulire

Bannabyanfuna basabye gav’t ku byentereka

Bannabyanfuna basabye gav’t ku byentereka

Ivan Ssenabulya

October 12th, 2019

No comments

Bya Rita Kemigisha, Government esabidwa okuvaayo n’amateeka aganawaliriza bannauganda okujumbira okutereka ensimbi ze baneyambisa mu bukadde bwabwe.

Okusinzira ku munnabyafuna Ramathan Goobi empisa y’okutereka eyononese nyo mu ggwanga lino olw’endowooza ya bannauganda nti obulamu bumpi ne bagala okulya ezaabwe nga bukyali.

Wabula ono agamba nti yadde nga bannauganda bafuna kitono walina okubaawo etteeka eribawaliriza okutereza wakiri ebitundu 40% kunsimbi zaabwe buli mwezi basobole okubaako ne kyebekolera ekinababezaawo mu bukadde byabwe

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *