Amawulire

Bad Black akwatiddwa

Ali Mivule

October 16th, 2013

No comments

Bad black

Mwana muwala omuli w’ensimbi  Bad Black akwatiddwa

Black bamukwatidde Rwanda.

Akulira poliisi y’ensi yonna mu Uganda, Assan Kasingye agamba nti ono baali bamuyisaako dda ekiwandiiko ki bakuntumye .

Kasingye agamba nti abe Rwanda  basoose kumusoya bibuuzo nga bagenda kumusindika mu Uganda akadde konna

Kasingye agamba nti Bad Black agenda kuggulwaako emisango emiggya egy’obutalabikako mu kooti

Black avuunanibwa kubwebwena nsimbi za muzungu ayamuzaalamu omwana