Amawulire

Babulaaza bavudeyo ku munnabwe

Babulaaza bavudeyo ku munnabwe

Ivan Ssenabulya

July 7th, 2019

No comments

Bya Juliet Nalwoga, Ba bulaaza aba st. Charles Lwanga  e masaka bavudeyo ne basambajja ebibadde biyitingana nti bulaaza munnabwe Rev Brother Norbert Emmanuel Mugarura agambibwa okuba nti yattibwa omuyizi wa kyambogo university yabadde amusiyaga .

Bino byogeddwa Rev Brother Charles Dominic Kagoye oluvanyuma lwokusabira omwoyo gwomugezi e kiteredde.

Bulaaza Kagoye asambaze ne bigambibwa nti ono yattibwa babbi abaali bagala okumunyagako obukadde 200 zeyali agenda okugulamu

Poliisi mu Kampala yakwata omuyizi w’ekyambogo Robert Asiimwe ku bigambibwa nti yatta omusomesawe bulaaza Emmanuel Mugarura.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *