Amawulire

Babiri bafiridde mu kabenje

Babiri bafiridde mu kabenje

Ivan Ssenabulya

September 16th, 2019

No comments

Bya Philip Wafula

Abantu 2 bafiridde mu kabenje akagudde ku kyalo Buyange mu gombolola ye Magada mu district ye Namutumba.

Dereva wa taxi kigambibwa akoze akabenje kano bwabadde ayogerera ku ssimu ngabuuza banne, obanga aba poliisi yoku nguudo babadde kwebali.

Taxi eno ebadde eva Mbale ngedda Iganga wabula eremeredde omugoba waayo, neyevulungula emirundi 3, okubadde omwana owemyaka 10 nomusajja omulala omukulu.

Atwala poliisi yebidduka e Namutumba Johnson Tweheyo, akabenje kano akatadde ku kutikka kabindo.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *