Amawulire

Ba ssentebbe be byalo bagala pikipiki ssi bugaali

Ba ssentebbe be byalo bagala pikipiki ssi bugaali

Ivan Ssenabulya

August 30th, 2019

No comments

Bya Magembe Sabiiti

Ba ssentebe bebyalo mu munispaali ye Mubende bagala gavumenti ebawe pikipiki okusobola okuddukanya obulungi emirimu gyabwe.

Bano nga bakulembedwamu ssentebe we kyalo Kasaana Birimumaaso Joseph ne Zziwa John Baptist owa Kibaati, bagaamba, nti ate gavumenti tesanye kubawa ggali maanyi gaakifuba nga bweyabasuubiza emyaka egiyise kuba bangi kubo tebakyasobola gaali ezo, kati bagala enongoseemu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *