Amawulire

Ba akawuntingi Wofiisa 165 bali mu kattu

Ba akawuntingi Wofiisa 165 bali mu kattu

Ivan Ssenabulya

April 2nd, 2021

No comments

Bya Musasi waffe

Ba accounting Wofiisa, 165 bayite abavunayizibwa ku nsasanya yensimbi mu bitongole bya gavumenti, balangiriddewa nti tebaosbola mirimu, era babasudde ettale.

Bano abamu bawandiisi bankalaklaira mu minisitule ezenjawulo, atanega abalala bamu zzi gavumenti ezebitundu.

Bano balemererwa okunyonyola ku kwwmulugunya okwenjawulo, mu mbalirirra yebitabo, nengeri gyebasasanyameu ssenye za gavumenti mu mirimu egyenjawulo.

Amannya gaabwe gajidde mu lukalala, minisita webyensimbi Matia Kasaija, lwafulumizza.

Kuno kuliko ssenkulu wekitongole kyebyenguudo ekya UNRA Allen Kagina, omuwandisi owenkalakkalira mu minisitule yebyenjigiriza nemizannyo Alex Kakooza, owessiga eddamuzi Pius Bigirimana nabalala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *