Amawulire

Atayagala kusoma abuze

Atayagala kusoma abuze

Ivan Ssenabulya

February 14th, 2019

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Poliisi mu Kampala etandise okunonyererza kungeri omuyizi owe ssomero lya Bishop Cyprian Kihangare P/S e Luzira, gyeyabula ku ssomero, wiiki ewedde.

Omumyuka womwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano, Luke Oweyesigyire omuyizi ayogerwako, kigambibwa nti yabuuka ekikomera kye ssomero, nagwa ebweru, ppaka kati taddangamu kulabwako. 

Omwana ono yali tayagala kuddamu kibiina, nga bazadde be bwebaali balagidde kubanga yali yasoma bubi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *