Amawulire

Asse kitaawe olw’okumulangira nga bweyatomerwa endiga

Asse kitaawe olw’okumulangira nga bweyatomerwa endiga

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2021

No comments

Bya Musasai waffe

Poliisi mu disitulikiti ye Nwoya ebakanye nomuyiggo ku musajja owemyaka 24, agambibwa nti yakidde kitaawe namautta olwokulangira nga bwatalina maanyi gakisajja.

Ono kitaawe abaddenga amulemeddeko, afune omukazi aowene obwomu, nayenga teyeneenya.

Boniface Labanya, nga mutuuze ku kyalo Pakiya mu gombolola ye Lii kigambibwa nti yasambye taata we owemyaka 50 Richard Oneka mu lubuto naafa.

Atwala poliisi ye Nwoya, Kenneth Agaba agambye nti bino byabaddewo ababairi bno bwebabadde bakadda awaka nga bava okunywamu.

Agambye nti batandise okunonyereza.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *