Amawulire

Ani yawa Pr Sserwada obuyinza-Fr Lukodo

Ani yawa Pr Sserwada obuyinza-Fr Lukodo

Ivan Ssenabulya

January 10th, 2019

No comments

Bya Ben Jumbe

Minister omukwasisa wempisa nobuntu bulamu Rev.Fr Simon Lokodo ayise omusumba Joseph Sserwadda, alabikeko gyali mu bwnagu okunyonyola gyeyajja obuyinza, okuwandiisa amakanisa gabalakole mu gwanga.

Apostle Sserwadda yetagida okunyonyola, byazze akola okuwandiisa nokuwandukulu amakanisa agamu, nga yeyita omulabirizi waago mu gwanga.

Father Lokodo agambye nti ono kyabadde akola kwefuula kyatali, kubanga tewali yamuwa buyinza obwo.

Bino webijidde nga Apostle Sserwadda atuula neku lukiiko olutaba enzikiriza mu gwanga, olwa Inter religious council of Uganda ngakulira enzikiriza yabalokole.

Minister agambye nti amakanisa gabalokole gonna mu Uganda, gali wansi wa ministry ysnonga zomunda mu gwanga, nga yevunanyizbw aokugawandiisa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *