Amawulire

amasanyalaze gasse babiri e Kitende

Ali Mivule

September 1st, 2014

No comments

power lines

Poliisi etandise okunonyereza ku bantu 2 abaakubiddwa amasanyalaze mu kkanisa nebafiirawo.

Ekikangabwa kino kigudde ku kkanisa y’abadiventi e Kitende

Moses Sebandeke ne Ivan Byarugaba ow’emyaka 18 nga babadde batambuza weema n’ekoona ku waya y’amasanyalaze negabakuba

Omwogezi wa poliisi mu ggwanga  Fred Enanga agamba balala babiri balumiziddwa nga baddusiddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *