Amawulire

Amaggye gatatadde akaka

Ali Mivule

May 7th, 2013

No comments

TEam soldiers

Amaggye g’eggwanga ganuukudde munnamaggye gen David Sejusa Tinyefuza ku byayaogedde mu mutabani w’omukulembeze w’eggwanga

 

Tinyefuza yawandiise ebbaluwa n’agikwasa akulira ekitongole ekikessi mu ggwnaga ng’ayagala wabeeow okunonyereza ku bigambibwa nti abatawagira Brig Muhoozi Kainerugaba

 

Tinyefuza yagambye nti eno ye’nsonga wkai waliwo abategeka olulumba ku nkambi ye Mbuya n’ekigendererwa kukwtairako abo abawakanya Muhoozi

 

Wabula aduumira eggye ly’eggwnaga gen Aronda Nyakairima agamb nti ebyogerwa tinyefuza tebilina mulamwa era ssi bituufu.

Nyakaririma era ajjukiza Tinyefuza nti wkongera ku nsonag nga zino aba ayingira eby’obufuzi ekimenya amateeka agatwaal abannamaggye

 

SSigwegusoose Tinyefuza okwgera ku nsonag enkulu mu ggwanga omuli n’ez’ebyobufuzi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *