Amawulire

Amadduka agatunda eddagala mu Wakiso 283 gaggaddwa

Amadduka agatunda eddagala mu Wakiso 283 gaggaddwa

Ivan Ssenabulya

April 23rd, 2021

No comments

Bya Ndaye Moses,

Ekitongole ekivunanyizibwa ku byeddagala mu ggwanga ki National drug Authority kiriko amadduka agatunda eddagala agawera 300 mu disitulikiti ye Wakiso gebagadde lwa butaba na bisanyizo

akulira ekitongole kino mu bitundu ebya masekati Muhammed Lukwago agambye nti bagadde amadduka 283 ku 787 agali mu kitundu era baliko na bakolamu 6 bebatadde obunyogoga lwakusangibwa nga tebalina bisanyizo ebibakkiriza okutunda eddagala.

Ono alabudde bannuaganda okwewala okumala gagula eddagala buli webasanze kuba abafere bangi