Amawulire

Amaanyi tegalya- Kabaka

Ali Mivule

August 3rd, 2013

No comments

Ssabasajja

Ssabassajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi asabye nti wabeewo ekkomo ku kukozesa eryaanyi eggwaaga bweriba nga lyakugenda mu maaso

Ng’ayogerako eri Nasisi w’omuntu,  Ssabasajja agambye nti kyetaagsa newabawo okuteesa ‘okukwatagana ku nosnga ezitali zimu.

Agamba nti emmundu bazirabye naye nga teziyamba

Bw’atuuse ku nsonga y’olulimi, Kabaka agambye nti ennimi enzariranwa zirina okutumbulwa kubanga ennono kw’etambulira

Asabye nti wabeewo ekkomo kukubonereza abaana abasangibwa nga boogera ennimi enzaliranwa

Ku mukolo gwegumu, president Museveni atangazizza ng’enteseganya zebabaddemu ne Kabaka zivuddemu ekiramu kyokka n’akinogaanya nti teyakikoze kubanga asanyusa Buganda wabula kubanga kyekituufu