Amawulire

Akukusa amasanga bamusibye emyaka 20

Akukusa amasanga bamusibye emyaka 20

Ivan Ssenabulya

March 12th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe

David Awili, owemyaka 47 bnga mutuuze we Angwee, mu distuliiti ye Abim bamusindise mu nkomyo yebakayo emyaka 20 oba okuwa engasi ya bukadde 12 oluvanyuma lwemisango gyokusangibwa namasanga.

Ono bamusanga namasanga genjovu, Kiro 41 nokusoba.

Omulamuzi, akulira kooti ewozesa emsango gyobutonde bwomu ttale negyempuliziganya Ayo Mariam Okello ku Buganda road, yamusingisizza emisango.

Oludda oluwaabi okuva mu kitongole kya UWA, Gladys Akello atagezezza kooti nti omuvunanwa abadde kungwa mu kukusa amasanga mu kitundu kye Lira.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *