Amawulire

Akakiiko k’obuseegu kaliko gwekakutte

Akakiiko k’obuseegu kaliko gwekakutte

Ivan Ssenabulya

August 8th, 2019

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Ssentebbe w’akakiiko akatekebwawo okulwanyisa obuseegu mu gwanga Dr Annette Kezaabu Kasimbazi ategezezza nga bwebaliko omuntu gwebaakutte, ngono yabadde ku mwanjo okusasanyanga ebifanayi byobuseegu ku mikutu muytunga bantu.

Kezaabu waddenga ono tamwatukirizza mannya obutagotaaanya okunonyereza okugenda mu maaso, agambye nti baamukwata wiiki ewedde.

Kigambibwa nti abaddenga ateeka abawala mu katego nabkuba ebifananyi nga bali bykunya, olwo natatana ekifnayi kyabwe mu bantu.

Agambye nti essaawa yonna poliisi yakuvaayo ekakase okukwatibwa kwe.