Amawulire

Akakiiko kalagidde Bagyenda bamujjeko emmotoka

Akakiiko kalagidde Bagyenda bamujjeko emmotoka

Ivan Ssenabulya

January 11th, 2019

No comments

Bya Kyeyune Moses

Akakiiko ka palamenti akalondoola emirmu mu bitonole bya gavumenti, aka COSASE kalagidde banka ye gwanga enkulu, okusattulula abakuumi bonna aba eyali akulira okulondoola banka ezebyobusubuzi Justine Bagyenda nokumujjako mmotoka ya gavumenti.

Akakiiko akakubirizibwa omubaka we Bugweri Abdu Katuntu kagamba nti kaazudde nga Bagyenda bakyamutwalira waggulu, wadenga yava mu kifo ekyo kyeyalimu.

Akolanda ezecutive director Jane Tibamwenda agambye nti Bagyenda yawaayo ebintu bya banka byonna mu August womwaka oguwedde, naye kyasalibwawo basigale nga bamuyambako nentambula.

Wabula bino ababaka babiwakanyizza ekiwalirizza nomubaka Anita Among, omumyuka wa ssnetbbe wakakiiko okulagira ono bamujjeko obukuumi ne mmotoka.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *