Amawulire

Akabenje kasse 3

Ali Mivule

March 18th, 2013

No comments

 

accident

Abantu basatu beebafiiriddewo ekimotoka kilukululana bwekiremedde omugoba waakyo nekisabaala abantu

 

Abalala abalala kkumi n’omu batwaliddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka

Akulira poliisi ye kawempe Siraje Bakaleke agamba nti ekimotoka number UAK 801J kireemeredde omugoba waakyo  nekiserengeta okuva ku luguudo lwa Sir APollo Kaggwa okukkakkana nga kisabadde emotoka ezisimbye ku luguudo.

 

Ekimotoka kino kisinze kusabaala motoka ezibadde mu mugotteko gw’ebidduka ,

 

Dereeva wa kiloole kino amaze okukwatibwa okuyambako mu kunonyereza.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *