Amawulire

Agambibwa okuba omubbi kungwa bamukutte

Agambibwa okuba omubbi kungwa bamukutte

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2019

No comments

Bya Malikh Fahad

Poliisi ku kyalo Mabindo mu district ye Sembabule eriko omusajja gwekutte, egamba abadde ayigibwa okumala ebbanga, nga kigambibwa nti yabadde asuza abatuuze nga babutabutana.

Omukwate ye Gozanga Mubiru nga mutuuze ku kyualo Kigejogejo, mu gombolola ye Mabindo.

Poliisi egamba nti ono abaddenga yekobaan nabaala abakyayigibwa, nebakuba road block ku bakubo okubba abnatu.

Ssentebbe we kyalo Kigejogejo Pual Kalisa, agambye nti ono ne banne babaddenga bakalakaala nebijambiya, nga babba abantu.

Omwogezi wa poliisi Lameck Kigozi akaksizza, nti ono bagenda kumutwala mu kooti.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *