Amawulire

Afiridde mu Kirombe Kyo’musenyu

Ivan Ssenabulya

August 10th, 2017

No comments

MAYUGE

Bya Abubaker Kirunda

Waliwo omusajja wa myaka 43 afiride mu kirombe ky’omusenyu, nga kino kidiriidde omusenyu okumubutikira.

Omugenzi etegerekese nga Waiswa Musindike  omutuuze we Butte  mu gombolola ye Baitambogwe

Abdallah Nasser Mulimira  akola ku kunonyereza ku buzzi bwe’misango mu distrct ye Mayuge agambye nti musajja mukulu ono yafudde kiziyiro, bwebabadde bagezaako okumutaasa.

 

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *