Amawulire

Abe Nsambya basenguddwa

Ali Mivule

February 25th, 2013

No comments

evictions latest

Baneekolera gyange abasoba mu 300 beebasenguddwa e nsambya nga kigambibwa nti ekifo kino kyaguliddwa omugagga Hassana Basajja Balaba.

Abagobeddwa beebatunda sayidi boodi, kabada n’ebilala ku luguudo lwe Gaba.

Abamu ku babazzi naababumba aboogedwako naffe bagamba nti baludde nga bawa obusuulu mu kitongole ky’eggaali y’omukkawabula nga tebavangayo kubalabula nga bwebagenda okubasengula

Bano bagamba nti bakedde kulaba bimotoka bi weetiiye nga bamenya ebintu byaabwe.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *