Amawulire

Abe kasokoso bagenze mu kkooti

Ali Mivule

November 5th, 2013

No comments

Kaweesi

Abatuuze be Kasokoso enkayaana z’ettaka lyaabwe bazitutte mu kooti

Ssentebe w’ekyaalo , David Mugalya agamba nti bataddewo ekibinja kya bannamateeka 20 okuyamba abatuuze okutaasa ettaka lyaabwe okuva mu mikono gy’ekitongole kya National housing corporation.

Abatuuze bawakanya eby’okubasengula  nga bagamba nti ettaka lyaabwe era tebalina gyebalaga.

Ebyo nga biri bityo yye omu ku baddusiddwa mu ddwaliro e Mulago afudde

Ono yoomu ku bakubiddwa amasasi mu kwekalakaasa okwabaddeo olunaku lwajjo.