Amawulire

Abe Karamojja batunda abaana baabwe

Abe Karamojja batunda abaana baabwe

Ivan Ssenabulya

June 26th, 2019

No comments

Bya Damalie Mukhaye

Ebibiina by’obwanakyewa bisabye gavumenti eve mu kubalaata wabula eveeyo okulwanyisa ebikolwa ebyokutundanaga abaana, atenga kikolebwa bazadde baabwe.

Bwabadde ayogerera ku mukolo ogwokutongoza ekibiina kya Women’s International Peace Center, akulira African leadership institute, David Pukol agamby nti abazadde bangi naddala mu bitunu bye Karamojja, mu district nga Napaka, bataunda abaana baabwe eri abanatu abazze nebatamanyi okubafunamu ssente.

Agambye nti bano bebaana bebayiwa ku nguuo za Kampala okusabiriza.

Wano wasabidde gavumenti mu kifo kyokute amaanyi mu kujja abaana ku nguudo, eddeyo abaana gyebava okumanya ebizibu byabantu mu maka ekibavirako n’okutunda abaana baabwe.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *