Amawulire

Abazze okuyingira mu LDU 15 ate babakuttte

Abazze okuyingira mu LDU 15 ate babakuttte

Ivan Ssenabulya

July 30th, 2019

No comments

Bya Monitor

Abantu 15 bebakwatiddwa olwokujingirira ebiwandiiko byobuyigirize, bwebabadde bagala okwegatta ku gye ekuuma byalo erya LDU, wali mu district ye Iganga.

Bano bakwatiddwa mu kuwandiis aokumaze ennaku 5, okuva mu district okuli Luuka, Bugiri, Namutumba, Buyende ne Iganga.

Omwogezi wegye lye gwanga erya UPDF mu kitundu kya Busoga Sub-region, Capt George Musinguzi, agambye nti bangi babadde bagala okuyingira mubwa LDU, nayenga tebalina bisanyizo nga tebalina bbaluwa ya S. 4.

Abakwate kati bawereddwayo eri poliisi, agambye nti baakuvunanibwa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *