Amawulire

Abazigu basse omukulu we ssomero

Ivan Ssenabulya

July 25th, 2019

No comments

Bya Abubaker Kirunda

Abazigu basse omukulu we ssomero lya Nalende P/S mu gombolola ye Bulange mu district ye Namutumba.

Joy Mudondo kigambibwa nti bamulumbye mu kiro ekikesezza olwaleero.

Omwogezi wa poliii mu Busoga East James Mubi agambye nti, baamutasizza ebamutwala mu ddwaliro e Bugiri gyafiridde.

Kigmbibwa nti basoose kumufumita mu bulago neku magulu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *