Amawulire

Abayisiraamu bakubirizidwa

Abayisiraamu bakubirizidwa

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2019

No comments

Bya Shamimu Nateebwa, Abayisiramu mu ggwanga bakubirizidwa okuyambako aba Uganda muslim supreme kanso mu lutalo olwokuzza emmaali yobusiraamu eyasanyizibwa mu myaka gye 80.

Okusaba kuno kukoledwa ssabawandiisi wolukiiko lwa Uganda Muslim Supreme Council Hajji Ramathan Mugalu

Mugalu agamba nti bakugenda mu maaso ne kawefube ono okulaba nti bazza emmaali yobusiraamu.

Ono ategezeza nti baliko webatuuse nge bintu ebimu babikomezaawo

Mungeri yemu akuutidde abasiramu okwegata olwo lw’ebajja okukulakulana

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *